Tuesday, April 30, 2019

NTVUganda has added Ez’okumaliriza ogw’okuliddaabiriza eddwaliro ly’e Mulago teziriiwo video

Ez’okumaliriza ogw’okuliddaabiriza eddwaliro ly’e Mulago teziriiwo



Ensimbi ezetaagisa okumaliriza omulimu gw’okuddaabiriza eddwaliro ly’e Mulago teziteereddwa mu mbalirira y’ebyobulamu eya 2019/2020 Okusinziira ku alipoota Ssentebe w’Akakiiko ka palamenti akalondoola eby’obulamu gy’ayanjudde eri ababaka waliwo n’ebintu ebirala eby’omugaso ebibuusiddwa amaaso mu mbalirira eno omuli okussa ebikozesebwa mu malwaliro ga gavumenti ssaako n’okuzimba amalwaliro mu maggombolola okwetoolola eggwanga #NTVNews Subscribe to Our Channel For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda Like our Facebook page http://bit.ly/1bbEIWm

No comments:

Post a Comment