Tuesday, April 30, 2019

NTVUganda has added Enteekateeka z’okukuza olunaku lw’abakozi mu Agago ziwedde video

Enteekateeka z’okukuza olunaku lw’abakozi mu Agago ziwedde



Omukulembeze w’eGgwanga Yoweri Museveni asuubirwa okutongoza alipoota ekwatagana ku kumalawo ebbula ly’emirimu mu Gwanga, nga eno okusinzira ku muwandiisi wenkalakalira mu Minisitule y’ekikula ky’abantu Pius Bigirimana yakuyamba kinene mu kuzula emiwaatwa egyibaddewo mu kulwanyiisa ebuula lyemirimu mu Gwanga. Emikolo emikulu gigenda kubeera mu disitulikiti ye Agago #NTVNews Subscribe to Our Channel For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda Like our Facebook page http://bit.ly/1bbEIWm

No comments:

Post a Comment