Friday, August 31, 2018

UGANDA: NBS TV Uganda has added Abasawo Bawabudde Gavimenti ku Mbeera Mbi mu Malwaliro video

Abasawo Bawabudde Gavimenti ku Mbeera Mbi mu Malwaliro



Abasawo abeegattira mu mukago gwabwe ogwa Uganda Medical Association (UMA) baagala gavumenti etereeze omutindo gwembeera yebyobulamu muggwanga naddala mu malwaliro ga gavumenti eggwanga lisobole okuggwamu ddukadduka wokwagala okugend aokujjanjabirwa ebweru. Abasawo bagamba nti omutindo gwebyobulamu naddala ebbula lyeddagala mu malwaliro yeeviriddeko bannayuganda okwagala okuddukira ebweru bafune obujjanjabi obumatiza

No comments:

Post a Comment