Friday, August 31, 2018

UGANDA: NBS TV Uganda has added EByapa Jubireewo video

EByapa JubireewoGavumenti y’obwakabaka bwa Buganda nate egabye ebyapa ebisoba mu 60 mu nteekateeka emanyiddwa nga kyapa Jubireewo kabaka gyeyateekawo okwanguyiza abantu be okufuna ebyapa okunyweza obusenze bwabwe. Mu kino abantu bomu Buganda bakubiriziddwa okufuba okufuna ebyapa okusobola okunyweza obusenze bwabwe

No comments:

Post a Comment